MAYIGA NE MENGO BAGALA KUSANYAWO BWAKABAKA AYI SSABASAJJA TUKULOPERA.

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 23 дек 2024

Комментарии • 21

  • @murphydondennis5389
    @murphydondennis5389 День назад

    Thank you for the work done Mr. Lubowa Saava. God bless you and your entire team behind.

  • @CharlesMukiibi-f8e
    @CharlesMukiibi-f8e 23 часа назад

    Thanks mr Dean

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 2 дня назад +1

    Agundegude lukomwa nantawetwa,magulu nyondo,sabasajja 😊

  • @apollossemakula50
    @apollossemakula50 День назад

    Eno Embwa Ya Dean Lubowa Yatujilira😂, Ssebo Tusiima TV 10 Rules🎉

  • @wassumax
    @wassumax 2 дня назад +1

    Thanks for Hosting our Prince's on this Channel Tv 10 Gano Mazima. Keep on Broadcasting all their meetings

  • @violakenani5328
    @violakenani5328 День назад

    Team 📺 10

  • @tinamuyunga5396
    @tinamuyunga5396 2 дня назад

    Ayi sabasajja kabaka magululu nyondo tukusaba osime olonde katikilo omulala 🙏🙏🙏🙏🙏

  • @nuwagabasilver9329
    @nuwagabasilver9329 2 дня назад +1

    Ayi Benne wangala

  • @DembeNalongo-zp5ow
    @DembeNalongo-zp5ow 2 дня назад

    Thanks. Nolula

  • @NakiryowaGorreti
    @NakiryowaGorreti 2 дня назад

    Abaseketerezi baberawo buli wamu- katikiro ajakuwumula nga sabasajja asiimye ekyo sikyankiso.
    Okubonabona kw'abalangira kwava dda era tekugenda ku kyuka omujako nga bakyusiza endowooza kuntambuza ye mirimu mubwakabaka n'engeri gyebalabamu kabaka.
    Bentunzeeko etakka,batamivu,tebakola bajude enkwe.

  • @RebeccaNagawa-tb3un
    @RebeccaNagawa-tb3un 2 дня назад

    Hello dean jebaleeko ssebo merry Xmas.

  • @petelawrence1667
    @petelawrence1667 День назад

    Ssaalongo Ssaava, weebale nnyo ssebo, okukomyaayo abakulu baffe bano.
    1)Nedda Mulangira. Abalangira ssi lye ssiga ebbereberye. Abalangira lye ssiga ely'okubiri. BaJjajjaffe Abataka b'obusolya lye ssiga ebbereberye. Ekyo oba mukyaagala oba temukyaagala, bwekiri. Abalangira muli baana baffe. Mmwe tubalera bulezi.
    2)Mbadde mmanyi nti okusinziira ku bwemutugamba, ebyaali ennono (mmwe byemuyita eby'ennono), kyakkiriziganyizibwaako nti Abataka tebaalyenga bwaKabaka, era n'abalangira tebaalyenga bwaami...ssi bwekiri? Kati mmwe abalangira abakulembera amasaza nemweewaana n'okweewaana temumenye ndagaano? Era bwemuba mujimenye, lwaaki naffe tetulya ku kiwu kya bwaKabaka?😂😂😂
    This drama is way too entertaining.

  • @DembeNalongo-zp5ow
    @DembeNalongo-zp5ow 2 дня назад

    Naye'Nsaba Abaganda Mwena Mudemu.Okuwuliririza'Oluyimba Rwa Friend Ssebatta.Olweyatuma,Ogwembugga'Gusinze.. ....Yagamba Bajjabo Basibila mufiringi...nze kyuma

  • @haszmbz2876
    @haszmbz2876 3 часа назад

    YEMWE BASSIRU.. MULOWOWOZA MUTEBI OCIENG TABIMANYI**** MULWANE KUMUJJA KU NAMULONDO. PERIOD

  • @BwamiDanielMusisi
    @BwamiDanielMusisi 2 дня назад

    Mugende mukume ebyooto naye nga si ekyo mayiga ne wasajja bagenda kubalivvula

  • @KATENDEPAUL-m7l
    @KATENDEPAUL-m7l День назад

    Nze mbasaba temogerera mukamoli mukere kumakya mutekemu amakanzu mulumbe mengo nga muliwamu nekamera guno omulembe gwa social media muve mukubongota kabaka yatulalika dda ffe abakopi namwe abalangira wemutalabise abo abayaye muwede ate mbasaba temugenda wa museveni mulwanire wamwe mugende emengo musewo embera imagine abakopi yabawa zikapyata bavulumula nga mwe mweyaguza lujjo musituke mutambule temubongota emengo siwakumala kusaba viza ssabasajja kabaka awangale

    • @NayigaRatifa
      @NayigaRatifa День назад

      Mr Dean, bakole akasera battle kabaka omutuufu ,ekituufu mukimanyi kyokka muwozamayiga

  • @nsambasula8215
    @nsambasula8215 2 дня назад

    😂😂😂

  • @leonardkatende2432
    @leonardkatende2432 День назад

    Yee ssebo omutesetese webale obuwereza nabataka bonna .naye okusaba m7 okubayamba ekitegeza abataka tebamanyi buyinza bwabwe nabyafayo nti oyo yenyini nokulumba oluburi yaliko awo tayinza kwagala bwakabaka nga bwebalowoza'.balina kwekemba bejjeko namujenga!

  • @BwamiDanielMusisi
    @BwamiDanielMusisi 2 дня назад

    Nze mbade nteesa nti musooke mujemu amakooti ago mukolerere obulangira mulyoke mweyite abalangira naye bwemtakole ekyo obwakabaka bugenda

    • @KATENDEPAUL-m7l
      @KATENDEPAUL-m7l 2 дня назад

      Zino ensonga za buganda woba toli muganda simusango kano kayiteko genda olabe enkudi